John 12:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga baayagala ekitiibwa ky'abantu okusinga ekitiibwa kya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga baayagala ekitiibwa ekibaweebwa abantu okusinga ekitiibwa kya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga baayagala ekitiibwa ky'abantu okusinga ekitiibwa kya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baayagala ekitiibwa ekibaweebwa abantu, okusinga ekitiibwa ekibaweebwa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga baayagala ekitiibwa ky'abantu okukira ekitiibwa kya Katonda.