John 12:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yezu n'ayogerera waggulu, n'agamba nti: “Anzikiriza, takkiriza nze, wabula akkiriza oli eyantuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’asitula ku ddoboozi n’agamba nti, “Buli anzikiriza aba takkiriza Nze nzekka, wabula aba akkirizza n’oyo eyantuma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'ayogerera waggulu n'agamba nti, “Anzikiriza, takkiriza nze, wabula oli eyantuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'ayogera mu ddoboozi ery'omwanguka, n'agamba nti: “Anzikiriza, takkiriza Nze, wabula akkiriza oli eyantuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'ayogerera waggulu n'agamba nti Anzikiriza, takkiriza nze, wabula oli eyantuma.