John 12:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omuzigo ogwo lwaki tegutundiddwa dinaari ebikumi bisatu ne zigabirwa abaavu?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Lwaki amafuta ago tegatundiddwamu eddinaali ebikumi bisatu ne zigabirwa abaavu?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kiki ekirobedde okutunda amafuta gano okugaggyamu eddinaali bisatu (300), ne zigabirwa abaavu?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Lwaki omuzigo guno tegutundiddwa denaari ebikumi bisatu, ne zigabirwa abaavu?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kiki ekirobedde okutunda amafuta gano okugaggyamu eddinaali ebikumi bisatu, okugabira abaavu?