John 13:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga yali amanyi ajja okumulyamu olukwe, kyeyava agamba nti: “Muli balongoofu, naye si mmwenna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Yesu yamanya anaamulyamu olukwe. Kyeyava agamba nti, “Si mwenna abalongoofu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga yamumanya anaamulyamu olukwe; kyeyava ayogera nti Mwenna temuli balongoofu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyeyava agamba nti: “Muli balongoofu, naye si mwenna,” kubanga yamanya oyo eyali agenda okumulyamu olukwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga yamumanya anaamulyamu olukwe; kyeyava ayogera nti Mwenna temuli balongoofu.