John 13:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yamala okubanaaza ebigere n'okuddira ebyambalo bye, n'addamu okutuula, n'abagamba nti: “Kye mbakoze mukitegedde?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu bwe yamala okubanaaza ebigere n’ayambala omunagiro gwe, n’addayo n’atuula, n’abagamba nti, “Kye mbakoze mukitegedde?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yamala okubanaaza ebigere, n'ayambala engoye ze, n'atuula nate, n'abagamba nti, “Mutegedde kye mbakoze?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yamala okubanaaza ebigere, ne yezzaako omunagiro gwe, n'addayo n'atuula, n'abagamba nti: “Kye mbakoze mukitegedde?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yamala okubanaaza ebigere, n'ayambala engoye ze, n'atuula nate, n'abagamba nti Mutegedde kye mbakoze?