John 13:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga mbawadde kyakulabirako; nga nze bwe nkoze, nammwe bwe muba mukola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mbalaze ekyokulabirako, mukolenga nga Nze bwe mbakoze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mbawadde ekyokulabirako, era nga bwe mbakoze nze, nammwe mukolenga bwe mutyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga mbawadde ekyokulabirako. Nga bwe nkoze ku mmwe, nammwe bwe mubanga mukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mbawadde ekyokulabirako, era nga bwe mbakoze nze, nammwe mukolenga bwe mutyo.