John 13:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu ng'amanyi byonna Taata bwe yabimukwasa mu mikono gye, ate ng'amanyi bwe yava ewa Katonda ate bw'adda eri Katonda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu bwe yamanya nti Kitaawe yateeka byonna mu mikono gye, era nga yava wa Katonda ate gy’adda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu bwe yamanya nga Kitaawe amuwadde byonna mu mukono gwe, era nga yava wa Katonda, ate ng'adda wa Katonda,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu yamanya nga Kitaawe amuwadde obuyinza obujjuvu. Era yamanya nga yava wa Katonda, ate ng'adda wa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu bwe yamanya nga Kitaawe amuwadde byonna mu mukono gwe, era nga yava wa Katonda, ate ng'adda wa Katonda,