John 13:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yuda bwe yamala okulya ekitundu ky'omugaati, amangu ago n'afuluma; obudde bw'ali kiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda olwafuna ekitole, amangwago n’afuluma ebweru; obudde bwali kiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yamala okuweebwa ekitole, amangu ago n'afuluma ebweru; obudde bwali kiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda bwe yamala okufuna ekitole, amangwago n'afuluma ebweru. Obudde bwali bwa kiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yamala okuweebwa ekitole, amangu ago n'afuluma ebweru; bwali nga buzibye.