John 13:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali ky'ajje afulume, Yezu n'agamba nti: “Kaakano Omwana w'Omuntu agulumiziddwa ne Katonda agulumiziddwa mu ye;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda olwafuluma, Yesu n’agamba nti, “Kaakano Omwana w’Omuntu agulumizibbwa ne Katonda agulumizibbwa mu ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yamala okufuluma, Yesu n'agamba nti, “Kaakano Omwana w'omuntu agulumizibwa, ne Katonda agulumizibwa mu ye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda bwe yamala okufuluma, Yesu n'agamba nti: “Kaakano Omwana w'Omuntu agulumiziddwa, ne Katonda agulumiziddwa mu ye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yamala okufuluma, Yesu n'agamba nti Kaakano Omwana w'omuntu agulumizibwa, ne Katonda agulumizibwa mu ye;