John 13:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mbawa ekiragiro ekiggya, nti mwagalanenga; nga nze bwe nnabaagala, nammwe bwe muba mwagalana bwe mutyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mbawa ekiragiro ekiggya: Mwagalanenga nga nze bwe mbaagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Etteeka eriggya mbawa nti Mwagalanenga; nga bwe nnabaagalanga mmwe, era nammwe mwagalanenga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mbawa ekiragiro ekiggya, mwagalanenga. Nga nze bwe nabaagala mmwe, nammwe bwe muba mwagalananga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Etteeka eriggya mbawa nti Mwagalanenga; nga bwe nnabaagalanga mmwe, era nammwe mwagalanenga.