John 13:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe mulyagalana, olwo bonna kwe banaategeereranga nga muli bayigirizwa bange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe munaayagalananga abantu bonna kwe banaategeereranga nti muli bayigirizwa bange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna kwe banaategeereranga nga muli bayigirizwa bange, bwe munaabanga n'okwagalana mwekka na mwekka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe munaayagalananga, bonna kwe banaategeereranga, nga muli bayigirizwa bange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna kwe banaategeereranga nga muli bayigirizwa bange, bwe munaabanga n'okwagalana mwekka na mwekka.