John 13:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Simoni Petero n'amugamba nti: “Mukama, ogenda wa?” Yezu n'amuddamu nti: “Nze gye ŋŋenda ggwe toyinza kungoberera kaakano, naye olingoberera edda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Simooni Peetero n’amubuuza nti, “Mukama waffe olaga wa?” Yesu n’amuddamu nti, “Tosobola kugenda nange kaakano, wabula olingoberera oluvannyuma.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Simooni Peetero n'amubuuza nti, “Mukama wange, ogenda wa?” Yesu n'addamu nti, “Gye ŋŋenda, toyinza kungoberera kaakano; naye olingoberera gye bujja.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Simooni Peetero n'amubuuza nti: “Mukama wange, ogenda wa?” Yesu n'addamu nti: “Gye ŋŋenda, toyinza kungoberera kaakano, naye olingoberera gye bujja.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Simooni Peetero n'amugamba nti Mukama wange, ogenda wa? Yesu n'addamu nti Gye ŋŋenda, toyinza kungoberera kaakano; naye olingoberera gye bujja.