John 13:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'atuuka ku Simoni Petero; Petero n'amugamba nti: “Mukama, ggwe onaaze nze ebigere?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yatuuka ku Simooni Peetero, Peetero n’amugamba nti, “Mukama wange, ggwe onnaaze ebigere?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'ajja eri Simooni Peetero. Naye n'amugamba nti, “Mukama wange, ggwe onnaaza ebigere?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'atuuka ku Simooni Peetero, Peetero n'amugamba nti: “Mukama wange, ggwe onaaza nze ebigere?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'ajja eri Simooni Peetero. Naye n'amugamba nti Mukama wange, ggwe onnaaza ebigere?