John 14:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mbagambira ddala mazima nti anzikiriza ebikolwa bye nkola naye alibikola, era alikola n'ebisingawo; kubanga nze ŋŋenda ewa Taata.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ddala ddala mbagamba nti buli anzikiriza alikola emirimu egyo gye nkola, era alikola egisinga egyo, kubanga Nze ŋŋenda eri Kitange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ddala ddala mbagamba nti Akkiriza nze emirimu gye nkola nze, naye aligikola; era alikola egisinga egyo obunene; kubanga nze ŋŋenda eri Kitange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mazima ddala mbagamba nti anzikiriza, alikola bye nkola, era alikola n'ebisingawo, kubanga nze ŋŋenda eri Kitange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ddala ddala mbagamba nti Akkiriza nze emirimu gye nkola nze, naye aligikola; era alikola egisinga egyo obunene; kubanga nze ŋŋenda eri Kitange.