John 14:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu bbanga ttono ensi eneeba tekyandaba, naye mmwe mulindaba; kubanga nze ndi mulamu, nammwe muliba balamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu bbanga ttono, ensi eneeba tekyandaba, naye mmwe nga mundaba. Kubanga Nze ndi mulamu, era nammwe muliba balamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Esigadde ekiseera kitono, ensi obutandaba nate; naye mmwe mundaba: kubanga nze ndi mulamu nammwe muliba balamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu bbanga ttono, ensi eneeba tekyandaba, naye mmwe nga mundaba. Kubanga nze ndi mulamu, nammwe muliba balamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Esigadde ekiseera kitono, ensi obutandaba nate; naye mmwe mundaba: kubanga nze ndi mulamu nammwe muliba balamu.