John 14:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sikyayogedde bingi nammwe, kubanga omufuzi w'ensi eno ajja; nze tandiiko buyinza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sikyayogera bintu bingi nammwe, kubanga omufuzi omubi ow’ensi eno ajja. Naye Nze tanninaako buyinza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sikyayogera nnyo nate nammwe; kubanga afuga ensi ajja: naye tandiiko kigambo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sikyayogedde bingi nammwe, kubanga omufuzi w'ensi eno ajja, kyokka tanninaako buyinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sikyayogera nnyo nate nammwe; kubanga afuga ensi ajja: naye tandiiko kigambo;