John 14:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa nze mummanyi, ne Kitange mwandimumanye. Era n'okuva kati mumumanyi n'okumulaba mumulabye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa muntegedde ne Kitange mwandimutegedde. Era okuva kaakano mumulabye era mumutegedde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa muntegedde, ne Kitange mwandimumanye: okusooka kaakano mumutegeera era mumulabye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa nze mummanyi, ne Kitange mwandimumanye. Era okuva kati mumumanyi, era mumulabye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Singa muntegedde, ne Kitange mwandimumanye: okusooka kaakano mumutegeera era mumulabye.