John 14:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Filippo kwe kumugamba nti: “Mukama, tulage ku Taata, kinaatumala.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Firipo n’amugamba nti, “Mukama waffe, tulage Kitaffe, kinaatumala.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Firipo n'amugamba nti, “Mukama waffe, tulage Kitaffe, kale kinaatumala.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Filipo n'amugamba nti: “Mukama waffe, tulage ku Kitaawo, kinaatumala.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Firipo n'amugamba nti Mukama waffe, tulage Kitaffe, kale kinaatumala.