John 15:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ensi bw'ebakyawanga, mumanyanga nga yasooka kukyawa nze mmwe nga tennabakyawa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ensi bw’ebakyawanga mumanye nti yasooka kukyawa nze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ensi bw'ebakyawanga mumanye nga yasooka kukyawa nze nga tennaba kukyawa mmwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ensi bw'ebakyawanga mmwe, mumanye nga yasooka kukyawa nze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi bw'ebakyawanga mumanyi nga yasooka kukyawa nze nga tennaba kukyawa mmwe.