John 15:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo byonna balibibakola olw'okubeera erinnya lyange, kubanga eyantuma tebamumanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo byonna balibibakola ku lw’erinnya lyange, kubanga eyantuma tebamumanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ebyo byonna banaabibakolanga olw'erinnya lyange, kubanga tebamumanyi eyantuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ebyo byonna banaabibakolanga olw'okubeera nze, kubanga eyantuma tebamumanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ebyo byonna banaabibakolanga olw'erinnya lyange, kubanga tebamumanyi eyantuma.