John 15:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kwali kutuukiriza ekyawandiikibwa mu tteeka lyabwe nti: ‘Bankyayira bwereere.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyawandiikibwa ne kiryoka kituukirira ekigamba nti, ‘Bankyayira bwereere.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ekigambo kituukirire ekyawandiikibwa mu mateeka gaabwe nti Bankyayira bwereere.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ekyawandiikibwa mu Mateeka gaabwe nti: ‘Bankyayira bwereere’, kiteekwa okutuukirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ekigambo kituukirire ekyawandiikibwa mu mateeka gaabwe nti Bankyayira bwereere.