John 15:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era nammwe muli bajulirwa, kubanga mubadde nange okuva olubereberye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nammwe mulinjulira, kubanga mubadde nange okuva ku lubereberye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era nammwe mutegeeza ebyange kubanga okuva ku lubereberye mwali nange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nammwe muli bajulirwa bange, kubanga mubadde nange okuva olubereberye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era nammwe mutegeeza ebyange kubanga okuva ku lubereberye mwali nange.