John 15:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe mubala ebibala ebingi, ne mufuukira ddala abayigirizwa bange, Taata lw'afuna ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe mubala ebibala ebingi, muba bayigirizwa bange, ne Kitange, agulumizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kino Kitange agulumizibwa, mubalenga ebibala bingi; era munaabanga abayigirizwa bange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe mubala ebibala ebingi, ne mufuukira ddala bayigirizwa bange, Kitange aweebwa ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kino Kitange agulumizibwa, mubalenga ebibala bingi; era munaabanga abayigirizwa bange.