John 16:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nkyalina bingi eby'okubabuulira, kyokka temuyinza kubikwata kati.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nkyalina bingi eby’okubategeeza naye kaakano temusobola kubitegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkyalina bingi okubabuulira, naye temuyinza kubigumiikiriza kaakano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nkyalina bingi eby'okubabuulira, naye kaakano temubisobola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkyalina bingi okubabuulira, naye temuyinza kubigumiikiriza kaakano.