John 16:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Balibagoba mu sinaagooga; n'obudde bujja buli abatta lw'alirowooza nti mu ky'akola aweereza Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Banaabagobanga mu makuŋŋaaniro, era ekiseera kijja buli anaabattanga n’alowooza nti aweereza Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Banaabagobanga mu makuŋŋaaniro; weewaawo, ekiseera kijja, buli anaabattanga anaalowoozanga ng'aweerezza Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Banaabagobanga mu makuŋŋaaniro. Era ekiseera kirituuka, buli abatta n'alowooza nti aweereza Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Banaabagobanga mu makuŋŋaaniro; weewaawo, ekiseera kijja, buli anaabattanga anaalowoozanga ng'aweerezza Katonda.