John 16:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
anti Taata abaagala, kubanga nammwe mwanjagala ne mukkiriza nga nava wa Taata.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kitange abaagala nnyo kubanga nammwe munjagala nnyo era mukkiriza nti nava eri Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga Kitange yennyini abaagala, kubanga munjagadde nze, mukkirizza nga nnava eri Kitange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kitange yennyini abaagala, kubanga munjagala era mukkirizza nga nava eri Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga Kitange yennyini abaagala, kubanga munjagadde nze, mukkirizza nga nnava eri Kitange.