John 16:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayigirizwa be ne bamugamba nti: “Ggwe wamma kaakano oyogera kyere, sso si mu ngero n'akatono.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abayigirizwa be ne bamugamba nti, “Kaakano oyogera lwatu, so si mu ngero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa be ne bamugamba nti Laba, kaakano oyogera lwatu, toyogera lugero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa be ne bamugamba nti: “Kaakano oyogera lwatu, toyogera mu ngero.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayigirizwa be ne bamugamba nti Laba, kaakano oyogera lwatu, toyogera lugero.