John 16:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale akadde kajja, n'okutuuka katuuse, mubune emiwabo, buli omu adde ewuwe, mundeke bw'omu. Sso era siri bw'omu, kubanga Taata ali wamu nange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, ekiseera kijja, era kituuse mwenna lwe munaasaasaana buli omu n’addayo ku bibye, ne mundeka nzekka. Kyokka sijja kuba nzekka, kubanga Kitange ali wamu nange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, ekiseera kijja, era kituuse, mwe munaasaasaanira buli muntu mu bibye, munandeka nze nzekka: so si nzekka, kubanga Kitange ali wamu nange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Laba, ekiseera kijja, era kimaze n'okutuuka, musaasaane, buli muntu adde ewuwe, mundeke bwomu. Sso siri bwomu, kubanga Kitange ali wamu nange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, ekiseera kijja, era kituuse, mwe munaasaasaanira, buli muntu mu bibye, munandeka nze nzekka: so si nzekka, kubanga Kitange ali wamu nange.