John 16:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kaakano ŋŋenda eri oli eyantuma; ate mu mmwe temuli ambuuza nti: ‘Ogenda wa?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano ŋŋenda eri eyantuma. Naye tewali n’omu ku mmwe ambuuza nti, ‘Ogenda wa?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naye kaakano ŋŋenda eri oli eyantuma; era tewali ku mmwe ambuuza nti Ogenda wa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kaakano ŋŋenda eri oyo eyantuma, era ku mmwe tewali ambuuza nti: ‘Ogenda wa?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kaakano ŋŋenda eri oli eyantuma; era tewali ku mmwe ambuuza nti Ogenda wa?