John 17:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu bwe yamala okwogera ebyo, n'ayimusa amaaso ku ggulu, n'agamba nti: “Taata, akadde katuuse; gulumiza Omwana wo n'Omwana wo alyoke akugulumize,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu bwe yamala okwogera ebyo n’ayimusa amaaso ge n’atunula eri eggulu, n’ayogera nti, “Kitange ekiseera kituuse. Gulumiza Omwana wo, n’omwana alyoke akugulumize,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu bwe yamala okwogera ebyo; n'ayimusa amaaso ge mu ggulu n'agamba nti, “Kitange, ekiseera kituuse; gulumiza Omwana wo, Omwana wo akugulumize,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yamala okwogera ebyo, n'ayimusa amaaso eri eggulu, n'agamba nti: “Kitange, ekiseera kituuse. Gulumiza Omwana wo, Omwana wo alyoke akugulumize,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu yayogera ebyo; n'ayimusa amaaso ge mu ggulu n'agamba nti Kitange, ekiseera kituuse; gulumiza Omwana wo, Omwana wo akugulumize: