John 17:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
byonna ebyange bibyo, n'ebibyo byange, era ngulumiziddwa mu byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ng’ebintu byonna bwe biri ebyange ate era nga bibyo, era ne bibyo nga byange, bampeesa ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era ebyange byonna bibyo, n'ebibyo byange: nange ngulumizibwa mu bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byonna bye nnina bibyo, n'ebibyo byange, era ngulumizibwa mu bo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era ebyange byonna bibyo, n'ebibyo byange: nange ngulumizibwa mu bo.