John 17:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Sisabira abo bokka, naye nsabira n'abalinzikiriza ku lw'ekigambo kyabwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Sisabira bano bokka naye nsabira n’abo abanzikiriza olw’ekigambo kyabwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
So sibasabira bano bokka, naye n'abo abanzikiriza olw'ekigambo kyabwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Sisabira bano bokka, naye n'abo abanzikiriza olw'obubaka bwa bano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So sibasabira bano bokka, naye n'abo abanzikiriza olw'ekigambo kyabwe;