John 17:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Erinnya lyo nalimanyisa abantu be wampa ng'obaggya mu nsi. Baali babo, n'obampa, era bakutte ebigambo byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Njolesezza erinnya lyo eri abantu be wampa okuva mu nsi. Baali ba nsi naye n’obampa. Baali babo n’obampa era bakkirizza ekigambo kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Njolesezza erinnya lyo mu bantu be wampa okubaggya mu nsi: baali babo, n'obampa nze; nabo bakutte ekigambo kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nkumanyisizza mu bantu be wampa ng'obaggya mu nsi. Baali babo, n'obampa. Bakutte ekigambo kyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Njolesezza erinnya lyo abantu be wampa okubaggya mu nsi: baali babo, n'obampa nze; nabo bakutte ekigambo kyo.