John 17:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga nababuulira ebigambo bye wampa, ne babikwata, ne bamanya mu mazima bwe nava gy'oli, ne bakkiriza nga ggwe wantuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga buli kye wandagira nkibayigirizza ne bakitegeera era bategeeredde ddala nga nava gy’oli, era ne bakkiriza nga ggwe wantuma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga ebigambo bye wampa mbibawadde; ne babikkiriza, ne bategeera mazima nga nnava gy'oli, ne bakkiriza nga ggwe wantuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ebigambo bye wampa mbibawadde, ne babikkiriza, ne bamanyira ddala nga nava gy'oli, ne bakkiriza nga ggwe wantuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga ebigambo bye wampa mbibawadde; ne babiganya, ne bategeera mazima nga nnava gy'oli, ne bakkiriza nga ggwe wantuma.