John 17:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze abo be nsabira; sinnasabira ba nsi, wabula abo be wampa, kubanga babo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mbasabira. Sisabira nsi, naye nsabira abo be wampa kubanga babo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze mbasabira abo; sisabira nsi, wabula abo be wampa; kubanga babo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nze mbasabira abo. Sisabira nsi, wabula abo be wampa, kubanga babo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze mbasabira abo; sisabira nsi, wabula bo be wampa; kubanga babo: