John 18:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ekibinja ky'abaserikale n'omukulu waabwe n'abaweereza b'Abayudaaya ne bakwata Yezu, ne bamusiba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekibinja ky’abaserikale n’omuduumizi waabwe n’abaweereza b’Abayudaaya, ne bakwata Yesu ne bamusiba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekitongole ky'abaserikale, n'omwami waabwe omukulu, n'abaweereza b'Abayudaaya ne bakwata Yesu ne bamusiba,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ekibinja ky'abaserikale n'omuduumizi waabwe, n'abaweereza b'Abayudaaya, ne bakwata Yesu, ne bamusiba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekitongole ky'abaserikale, n'omwami waabwe omukulu, n'abaweereza b'Abayudaaya ne bakwata Yesu ne bamusiba,