John 18:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamusookeza ewa Anna, kubanga ye yali mukoddomi wa Kayafa, eyali kabona omukulu mu mwaka ogwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamutwala ewa Ana, eyali mukoddomi wa Kayaafa, Kabona Asinga Obukulu mu mwaka ogwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne basooka okumutwala eri Ana; kubanga yali mukoddomi wa Kayaafa, eyali kabona asinga obukulu mu mwaka guli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamutwala eri Anna okusooka, kubanga ye yali kitaawe wa muka Kayaafa, eyali Ssaabakabona mu mwaka ogwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne basooka okumutwala eri Ana; kubanga yali mukoddomi wa Kayaafa, eyali kabona asinga obukulu mu mwaka guli.