John 18:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kayafa oyo ye wuuyo eyali awadde Abayudaaya amagezi nti: “Kisaanye omuntu omu afiirire bonna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kayaafa oyo, y’oli eyawa Abayudaaya amagezi nti, “Kirungi omuntu omu afiirire bonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Kayaafa oyo ye yawa Abayudaaya amagezi nti kisaana omuntu omu okufiirira abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kayaafa oyo ye yali awadde Abayudaaya amagezi nti kisaana omuntu omu okufiirira bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Kayaafa oyo ye yawa Abayudaaya amagezi nti kisaana omuntu omu okufiirira abantu.