John 18:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo kabona omukulu n'abuuza Yezu ku bayigirizwa be ne ku njirigiriza ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Ana eyaliko Kabona Asinga Obukulu n’abuuza Yesu ebifa ku bayigirizwa be ne ku kuyigiriza kwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabona asinga obukulu n'abuuza Yesu ku by'abayigirizwa be, n'eby'okuyigiriza kwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ssaabakabona n'abuuza Yesu ku bayigirizwa be, ne ku by'ayigiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabona asinga obukulu n'abuuza Yesu ebigambo by'abayigirizwa be, n'eby'okuyigiriza kwe.