John 18:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Yuda eyamuwaayo, yali amanyi ekifo ekyo, kubanga Yezu yagendangayo emirundi mingi wamu n'abayigirizwa be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda, eyamulyamu olukwe, ekifo ekyo yali akimanyi, kubanga Yesu yagendangayo emirundi mingi ng’ali n’abayigirizwa be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne Yuda amulyamu olukwe, yali amanyi ekifo ekyo: kubanga Yesu yagendangayo emirundi mingi n'abayigirizwa be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne Yuda, eyamulyamu olukwe, yali amanyi ekifo ekyo, kubanga emirundi mingi, Yesu yagendangayo n'abayigirizwa be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ne Yuda amulyamu olukwe, yali amanyi ekifo ekyo: kubanga Yesu yagendangayo emirundi mingi n'abayigirizwa be.