John 18:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ombuuliza ki? Buuza abo abaawuliranga bye nabagambanga; abo bamanyi bye nabagambanga.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki obuuza Nze? Buuza abo abaawuliranga bye njogera. Bamanyi bye nnaayogera.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ombuuliza ki? Buuza abampuliranga, bye nnabagamba: laba, abo bamanyi nze bye nnayogera.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lwaki obuuza nze? Buuza abo abaawulira bye nabagambanga. Bamanyi bye nayogeranga.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ombuuliza ki? buuza abampuliranga, bye nnabagamba: laba, abo bamanyi nze bye nnayogera.