John 18:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali ky'ajje ayogere ebyo, omu ku baweereza eyali ayimiridde awo, n'akuba Yezu oluyi nga bw'agamba nti: “Ggwe oddamu otyo kabona omukulu?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu bwe yayogera ekyo omu ku baweereza eyali ayimiridde awo n’amukuba oluyi n’amugamba nti, “Oddamu otyo Kabona Asinga Obukulu?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yayogera ebyo omu ku baweereza eyali amuyimiridde okumpi n'akuba Yesu oluyi n'agamba nti, “Oddamu otyo kabona asinga obukulu?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yayogera ebyo, omu ku baweereza eyali ayimiridde okumpi naye, n'amukuba oluyi nga bw'agamba nti: “Bw'otyo bw'oddamu Ssaabakabona?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yayogera ebyo omu ku baweereza eyali amuyimiridde okumpi n'akuba Yesu oluyi n'agamba nti Oddamu oti kabona asinga obukulu?