John 18:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Anna n'amuweereza nga musibe ewa Kayafa kabona omukulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Ana n’aweereza Yesu nga musibe eri Kayaafa Kabona Asinga Obukulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Ana n'amuweereza nga musibe eri Kayaafa kabona asinga obukulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Anna n'aweereza Yesu nga musibe eri Kayaafa, Ssaabakabona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Ana n'amuweereza nga musibe eri Kayaafa kabona asinga obukulu.