John 18:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pilato n'ayingira ate mu Purayitoriyo, n'ayita Yezu, n'amugamba nti: “Ggwe kabaka w'Abayudaaya?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Piraato n’addayo mu lubiri n’ayita Yesu. N’amubuuza nti, “Ggwe Kabaka w’Abayudaaya?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Piraato n'ayingira nate mu kigango, n'ayita Yesu n'amugamba nti, “Ggwe Kabaka w'Abayudaaya?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Pilaato n'addayo mu lubiri, n'ayita Yesu, n'amubuuza nti: “Ggwe Kabaka w'Abayudaaya?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Piraato n'ayingira nate mu kigango, n'ayita Yesu n'amugamba nti Ggwe Kabaka w'Abayudaaya?