John 18:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'addamu nti: “Ekyo okyogedde ku bubwo wekka, n'andiki balala be bakikugambye ku nze?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’addamu nti, “Ekyo okyogedde ku bubwo oba balala be bakubuulidde ebinfaako?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu nti, “Kino okyogedde ku bubwo nantiki balala be bakubuulidde ebigambo byange?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'addamu nti: “Ekyo okyogedde ku bubwo, oba balala be bakubuulidde ebifa ku nze?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu nti Kino okyogedde ku bubwo nantiki balala be bakubuulidde ebigambo byange?