John 18:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu yali amanyi byonna ebigenda okumutuukirira, n'abeeyuna, n'abagamba nti: “Munoonya ani?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu bwe yamanya byonna ebyali bigenda okumubaako, n’avaayo n’ababuuza nti, “Munoonya ani?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu bwe yamanya ebigambo byonna ebinaamujjira, n'avaayo n'abagamba nti, “Munoonya ani?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu ng'amanyi byonna ebigenda okumujjira, n'avaayo, n'abagamba nti: “Munoonya ani?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu bwe yamanya ebigambo byonna ebinaamujjira, n'avaayo n'abagamba nti Munoonya ani?