John 18:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bayoogaana buggya nti: “Si ono, wabula Barabba.” Sso Barabba yali munyazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna kyebaava baleekaanira waggulu nga bagamba nti, “Nedda, si oyo, wabula tuteere Balaba.” Balaba oyo yali munyazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bakaayana, ne bagamba nti, “Si ono, wabula Balaba.” N'oyo Balaba yali munyazi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne baleekaana nti: “Si oyo, wabula Barabba!” Barabba oyo yali munyazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bakaayana, ne bagamba nti Si ono, wabula Balaba. N'oyo Balaba yali munyazi.