John 18:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ababuuza omulundi omulala nti: “Munoonya ani?” Bo ne baddamu nti: “Yezu ow'e Nazareti.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’ababuuza omulundi ogwokubiri nti, “Munoonya ani?” Ne baddamu nti, “Yesu Omunnazaaleesi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ate n'ababuuza omulundi ogwokubiri nti, “Munoonya ani?” Ne bagamba nti, “Yesu Omunazaaleesi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'ababuuza omulundi ogwokubiri nti: “Munoonya ani?” Ne bagamba nti: “Yesu Omunazaareeti.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ate n'ababuuza omulundi ogw'okubiri nti Munoonya ani? Ne bagamba nti Yesu Omunazaaleesi.