John 18:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo kye yagamba kiryoke kituukirire, nti: “Be wampa saabulwako n'omu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakola kino, ekyawandiikibwa kiryoke kituukirire ekigamba nti, “Abo be wampa saabuzaako n’omu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo kino kyali kituukiriza kye yayogera nti, “Ku abo be wampa saabuzaako n'omu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekigambo kye yayogera nti: “Ku abo be wampa saabuzaako n'omu,” ne kituukirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ekigambo kye yayogera kituukirizibwe nti Ku abo be wampa saabuzaako n'omu.