John 19:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pilato kwe kumugamba nti: “Tonnyega kantu? Tomanyi nga nnina obuyinza obw'okukuta era nga nnina n'obuyinza obw'okukukomerera ku musaalaba?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Piraato n’amugamba nti, “Tonziramu? Tomanyi nga nnina obuyinza okukuta oba okukukomerera?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Piraato n'amugamba nti, “Toyogera nange? Tomanyi nga nnina obuyinza obw'okukuta, era nnina obuyinza obw'okukukomerera?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Pilaato n'amugamba nti: “Tonziramu? Tomanyi nga nnina obuyinza okukuta, era nga nnina obuyinza okukukomerera ku musaalaba?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Piraato n'amugamba nti Toyogera nange? tomanyi nga nnina obuyinza obw'okukuta, era nnina obuyinza obw'okukukomerera?